Deuteronomy 21:22-23

Amateeka Agatali Gamu

22 aOmuntu bw’anaasingibwanga ogw’okufa n’attibwa, n’awanikibwa ku muti, 23 bomulambo gwe teguulekebwenga ku muti ne gusulako ekiro kyonna; onoomuziikanga ku lunaku olwo lwennyini, kubanga omuntu awanikibwa ku muti, Katonda aba amukolimidde. Togwagwawazanga nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa okugirya okubeera obusika bwo obw’enkalakkalira.

Copyright information for LugEEEE